
Okulongoosa Amafuta ga Uganda, Minisita Ruth Nankabirwa Alambuludde Bwebagenda Okukikola
- ByAdmin --
- Jul 02, 2025 --
Gavumenti erangiridde enteekateeka z’okulongoosa amafuta ga Uganda gasobole okutuuka ku mutindo gw’ensi yonna era negamba kino kyakutaasa obutondebwensi. Bino byogeddwa minisita w’ebyobugagga ebyomuttaka, Can. Ruth Nankabirwa Ssentamu mu lukungaana lwa bannamawulire olutudde ku Media Centre mu Kampala. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI