Okulabirira Omwana Omuwala, Nnaabagereka Waakukwasizaako Abawala ku Bisabika
- ByAdmin --
- May 29, 2024 --
Obwa Kabaka busabye gavumenti erowooze ku ky'okuteekawo ebifo ebyenjawulo abakyala byebasobola okweyambisa naddala mu kiseera nga bekoonye akagere. Minisita w'ebyobulamu, ebyenjigiriza ne woofiisi ya Nnabaagereka Owek Cothilda Nakate Kikomeko yakoze okusaba kuno bw'abadde akwasibwa bbookisi z’ebintu ebikozesebwa abakyala n’abaana abawala.