Okukuza Olunaku Lw'abakyala mu NRM, Bagamba Gavumenti Ekoze Kinene nnyo Okusitula Ekitonde Ekikyala

Ebikolwa eby’okukaka abakyala omukwano ssaako okukabasanya abawala abatanneetuuka byebimu kwebyo ebizibu ebisinze okukosa abakyala wakati nga eggwanga lyetegekera okukuza olunaku lwabakyala olugenda okukuzibwa ku lwokutaano lwa sabbiiti eno. Abakyala bagamba nti newankubadde nga balina okusomoozebwa kwebayitamu, bingi byabatuuseeko mu bulamu bwabwe era tebakyakuumibwa mmanju nga bwegwali Bino byogeddwa abakulembeze b’abakyala mu kibiina kya NRM ku kitebe ky’ekibiina e Nakasero ku luguudo lwa Kyaddondo.


https://www.youtube.com/watch?v=3wkCP70-c-Y

LEAVE A COMMENT