Okukungubagira Pulezidenti wa Iran, Hajati Minsa Kabanda Amukungubagidde
- ByAdmin --
- May 22, 2024 --
Minisita wa Kampala Hajati Minsa Kabanda atenderezza enkolagana ennungi eri wakati w’eggwanga lya Iran ne Uganda era asaasidde nnyo eggwanga lya Iran okuviibwako omukulembeze waabwe eyafiiridde mu kabenje k’ennyonyi olunaku lwa Ssande Ono bino abyogeredde ku kitebe ky’eggwanga lya Iran wano mu ggwanga bw’abadde agenzeeyo okubakubagiza.