Okujaguza Emyaka 10 Egya Kyabazinga, Enteekateeka Zonna Ziwedde
- ByAdmin --
- Sep 13, 2024 --
Obusoga busuze mu keetalo nga bwetegekera Amatikkira ga Kyabazinga William Wilberforce Kadhumbula Gabula Nadiope IV ag'omulundi ogwe 10. Abasoga mu bitundu bye Busoga ebyenajawulo basiibye babinuka masejjere era bayozaayozezza Kyabazinga okutuuka ku Matikkira ag'omulundu guno. Emikolo gy'okujaguza Amatikkira ga Kyabazinga gigenda kubeera disitulikiti ye Buyende ku Lubiri.