Okudduukirira Abaliko Obulemu, Bannakyewa Babawadde Obugaali 144

Bannayuganda basabiddwa okujjumbira okudduukirira n’okuyamba bannaabwe abaliko obulemu buli lwewabaawo obweetaavu baleme okulowooza nti obuyambi bulina kuva mu bazirakisa emitala w’Amayanja yokka buli kadde. Bino byogeddwa akulira ekitongole ekitereka eddagala ki Joint Medical Store Bildard Baguma bw’abadde akwasa abaliko obulemu obugaali bw’abaliko obulemu 144 nga buno bw’abatoneddwa ekibiiina ky’obwannakyewa ekya Hope Speaks okubanguyiza obulamu.


https://www.youtube.com/watch?v=uoijioABr4s

LEAVE A COMMENT