Okubala Abantu Kutandika Kiro, Abantu Basabiddwa Okuwaayo Ebibakwatako Ebituufu
- ByAdmin --
- May 10, 2024 --
Olwaleero ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo ki UBOS era nga kyekikulembeddemu enteekateeka ey’okubala abantu etandika olunaku olw’enkya basoose kusisinkana abantu okuva mu biti eby’enjawulo n’abakulembeze babwe okwongera okwanukula ebibuuzo ebyetoloolera ku kubala abantu okutandika ekiro kya leero. Bano babadde mu Kampala era abantu babuuzizza ebibuuzo bingi ebyetoloolera kukubala okugenda okutandika era nebaanukulwa