Obwakabaka Busse Omukago ne Ernest Cook University, Bagenda Okukwasizaako Obwakabaka mu by’Obulamu

Obwakabaka busse omukago ne Ssettendekero wa Ernest Cook University ECUREI nga gugendereddwamu okuwa abantu ba Kabaka obujjanjabi n’okuwa sikaala eri abayizi abasomera mu masomero g’Obwakabaka. Oluvannyuma lw’okutta omukago guno Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abantu ba Kabaka bulijjo okujjumbira okwekebeza endwadde kibayambe okwegobako endwadde


https://www.youtube.com/watch?v=guUKT_Kqwek

LEAVE A COMMENT