Obwakabaka Bukungubagidde Owek. Dr. Jack Mukiibi, Abadde Mukiise mu Lukiiko lwa Buganda

Obwakabaka butenderezza, obukozi omwoyo gwa Buganda ogutafa n'omukwano omungi Dr.Jack Mukiibi Luyombya kati omugenzi gwabadde alina eri Obwakabaka n’eggwanga lye. Ono abadde mukiise mu lukiiko lwa Buganda nga yafudde ku bbalaza ya ssabiiti eno. Obubaka buno Kamalabyonna wa Buganda, Charles Peter Mayiga abutisse omukubiriza w'olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule.


https://youtu.be/ixvduLn9GSs?si=s-8xignq1e10dg1j

LEAVE A COMMENT