
Obwakabaka Bukalaatidde Bannabitone Okutumbula Eby’obuwangwa nga Bayita mu Katemba
- ByAdmin --
- Aug 21, 2024 --
Obwakabaka bweyamye okuwagira buli muntu alina kyakola nga agendereddwamu okwongera okusitula obuwangwa bw’abaddugavu. Bino byogeddwa Minisita w’obuwangwa, embiri, amasiro era avunaanyizibwa ku byokwerinda, Owek. Anthony Wamala bwabadde asisinkanye bannabitone wansi w’ekibiina ki African Monologue Challange.