Obwakabaka Bufunye Ekyuma Ekikola Kkaawa
- ByAdmin --
- Feb 08, 2024 --
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awadde gavumenti amagezi eyongere ensimbi munteekateeka z’okutumbula ekirime ky’Emmwanyi bweba eyagala banna Uganda bakulaakulane. Kamalabyonna agamba nti omuntu ayagala okukyusa eby’enfuna bya Uganda alina kusoosowaza byabulimi.