Obulwadde bwa Kalusu Bukomyewo, Gavumenti Erabudde Abalunzi ku Kirwadde Kino

Minisita omubeezi avunanyizibwa ku by'obulunzi Lt. Col. Dr.Bright Rwamirama,akakasizza ng'obulwadde bwa Kalusu bwebuzinzeeko ensolo z’omunsiko era bakola butaweera okubutangira. Rwamirama agamba nti mu kiseera kino gavumenti egezaako okukola ekisoboka okutangira obulwadde buno obutasaasaana mu bisolo birala naddala mu bitundu obulwadde buno gyebubadde bwegirisiza


https://www.youtube.com/watch?v=PgkRd1q3lcA

LEAVE A COMMENT