NUP Etongozza Enteekateeka z’Okuwandiisa Abawagizi Baayo, Beetegekera Kalulu ka Bonna aka 2026

Ekibiina ki NUP kitongozza enteekateeka y’okuwandiisa abawagizi baakyo okwetoloola eggwanga mu kaweefube gwebaliko ow’okweteekerateekera okulonda kwa bonna okwa 2026. Enkola eno era yakuyamba nnyo okukyusa ennonda yabanaakwatira ekibiina bbendera ku mitendera egy’enjawulo mu kulonda okujja ng'ekibiina okuwandako eddusu kyakusinziira ku balonzi mu kitundu kyo


https://www.youtube.com/watch?v=JRwkOWgXCtw

LEAVE A COMMENT