
NUP Esiibuludde Abasiraamu, Kyagulanyi Abasabye Okunyweza Obumu
- ByAdmin --
- Apr 02, 2024 --
Pulezidenti wa National Unity Platform Robert, Kyagulanyi Ssentamu asabye Abasiraamu okunyweza obumu n’okukolera ewamu kubanga kiweesa Allah ekitiibwa. Kyagulanyi okwogera bino abadde ku kitebe ky’ekibiina kino e Makerere – Kavule ng’ekibiina kye kisiibulula Abasiraamu n’okubeebaza okusiiba.