
NRM Eyimirizza Kakuyege e Sembabule , Abeesimbyewo mu Kamyufu Bagenda ku Kitebe Babakkaanyise
- ByAdmin --
- Jun 30, 2025 --
Akulira eby’okulonda mu kibiina ki NRM, Dr. Tanga Odoi ayimirizza enteekateeka zonna ez'ebyokulonda n’okukuyega akalulu mu distulikiti ye Sembabule ezibadde zitandika olunaku olw’enkya. Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire, Tanga Odoi ategeezezza nti embeera y’emivuyo eremedde e Sembabule nga eno etandise n'okuviirako abantu okufa