
NRM Ekyanoonya Buwagizi mu Buganda, Baminisita Bawadde abe Rakai Essuubi
- ByAdmin --
- Jun 30, 2025 --
Bannakibiina NRM mu ggwanga bongedde ebbugumu mu kaweefube w’okukunga obuwagizi bw'ekibiina mu disitulikti ye Rakai nga bayita mu nteekateeka gyebaatuuma Buganda for Museveni. Enteekateeka eno egendereddwamu okuwangula ebifo by’obukulembeze mu bitundu bya Buganda.