Nnaalinnya Lubuga Akalaatidde Abavubuka Okugoberera Ennono n’Obuwangwa bwa Buganda

Obwakabaka busabye abantu ba Kabaka okujjumbira okusomesa n’okubangula abaana babwe okumanya ennono n’obuwangwa okusobola kukula nga balimu ensa. Okusaba kuno kukoleddwa Nnaalinya Lubuga Agnes Naabaloga bwabadde ku mukolo gw’okubangula abawala mu by’obulambuzi bya Buganda nga bayita mu nkola etuumiddwa Ebyama Nsibo ku kitebe ky’ebyobulambuzi mu Bwakabaka e Mengo


https://youtu.be/0-hhuP4R_LM?si=RF61HEkXXqwlS_AV

LEAVE A COMMENT