Nnaabakyala wa Bugwere Aggaddewo Olukungaana lw'Abaana , Abakalaatidde Okwagala Eggwanga Lyabwe

Nnaabakyala wa Bugwere Ituluura Sarah Wayabire asabye abazadde okufaayo ennyo eri abaana baabwe naddala mu kubatusaako ebyetaago mu bulamu obwa bulijjo baleme okuwankawanka n’Obuntu obutono Ono era abasabye okukomya omuze gw’okufumbiza abawala abatanettuuka ky’agamba nti kikosezza nnyo enkulaakulana y’omwana omuwala.


https://www.youtube.com/watch?v=pA7pGiBVjWM

LEAVE A COMMENT