Nnaabagereka Aweereddwa Engule Ey’ekitiibwa, Ababaka Abakyala Bamwebazizza Okugunjula Abaana

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda asiimiddwa ekibiina ki Uganda Parliamentary Forum for Creative Industries olw’ettofaali eddene ly’agasse ku nkulaakulana y'Abantu kwossa okugunjulira eggwanga abakulembeze abatuukiridde. Racheal Magoola Ssentebe w'ekibiina kino agamba nti Nnaabagereka ng’ayita mu Kisaakate akoze omulimu munnene okunnyikiza obuwangwa n’ennono mu baana ate nga lye’ggwanga ery’enkya.


https://youtu.be/nUG_BfXMozw?si=lIzq0XQKGoGxcvh0

LEAVE A COMMENT