Nnaabagereka Asiibudde Rev. Abel Merewooma, Abakulisitu Bagenda Kumusubwa Nnyo

Nnaabagereka Sylivia Nagginda atenderezza obumu, amazima n’obwesimbu obwoleseddwa abadde Omusumba w’Ekkanisa ya St. Stephens e Kireka. Rev. Abel Merewooma Sserwanja mu bbanga lyonna ly'aweererezza mu Kkanisa eno. Nnaabagereka agamba nti Rev. Abel Merewooma Sserwanja alina bingi by'abatuusizzaako mu nkulaakulana era erese omukululo ogw’amaanyi. Nnaabagereka okwogera bino abadde yeetabye mu kusaba kw’okusiibula Rev. Abel Merewooma Sserwanja okutegekeddwa ku Kkanisa eno.


https://www.youtube.com/watch?v=wQ9Y6RhKqVI

LEAVE A COMMENT