Nnaabagereka Akubye Abafumbo Akaama, Atenderezza Ab’omu Maka g’Owek. Ssebugwawo
- ByAdmin --
- Aug 19, 2024 --
Nnaabagereka Syliva Nagginda atenderezza ab’omu maka g’Owek.Joyce Juliet Nabbosa Ssebuggwawo olw’okubeera eky’okulabirako ekirungi eri abafumbo bonna nga kati bawezezza emyaka 59 be ddu mu bufumbo obutukuvu. Nnaabagereka okwogera bino abadde ku mukolo abaagalana bano kwebeebalizza Katonda olw’okubawangaaza mu bufumbo obutukuvu.