
Nnaabagereka Agaddewo Ekisaakaate mu America, Akalaatidde Abazadde Okukuliza Abaana mu Ddiini
- ByAdmin --
- Jun 14, 2024 --
Nnaabagereka Slyvia Nagginda aggaddewo Ekisaakaate ekibadde kiyindira mu ggwanga lya America mu ssaza Texas n’Omulanga eri Abasaakaate okutwala mu maaso ebyo byebayize. Ekisakaate kino kimaze ennaku 7 nga kiyinda era oluvannyuma Nnaabagereka yeetabye ku ky’Eggulo ky’Okusonda ensimbi ez’okuzimba ebbanguliro ly’Abasaakaate wano mu Ggwanga