
Nkobazambogo e Nabbingo Eyolesezza Ebitone, Namwama Abakuutidde Okwagala Enyo Obwakabaka
- ByAdmin --
- Jun 06, 2024 --
Jjajja w'Olulyo Olulangira omulangira Edrisa Luwangula Basajjansolo atuseeko ku Mbuga ya Kabaka Mirimu e Ndejje Namasuba okulaba ebintu ebyayonoonebwa abasaatuusi abaagala okweddiza ettaka okutudde Olubiri luno. Omulangira Luwangula aweze okufa n'obutanyagwa okununula ettaka okuligobako abasaatuusi