
NEMA Emenye Ennyumba z’Abatuuze, Ebalanga Kwesenza mu Entobazi
- ByAdmin --
- Mar 12, 2025 --
Abagambibwa okuba bannamagye abaawamba ettaka lye Mpala ku lugguddo lwa Entebbe - Express balozezza ku bukambwe bw’ekitongole ekivunanyizibwa ku butondebwensi ki NEMA bwekisenze ennyumba zaabwe. Abakulembeze b’ekitundu bagamba nti abantu bano babadde tebagambwako.