NEED Ekubye Ebituli mu Kubala Abantu, Bagamba Enteekateeka Erimu Ebirumira

Abakulembeze b’ekibiina ky’ebyobufuzi ki National Economic Empowerment Dialogue NEED ssi bamativu n’engeri enteekateeka y’okubala abantu ey’omulundi guno gyekwatiddwamu gyebagamba nti si nnungamu. Bano bategeezezza nti singa ebirumira mu nteekateeka eno tebigonjoolwa, abawomyemu okubala abantu bandivaayo n’omuwendo gw’abantu abali mu ggwanga ogutali mutuufu


https://www.youtube.com/watch?v=vEw2plXytVU

LEAVE A COMMENT