NDA Eyodde Abatunda Eddagala mu Bukyamu e Kasese , Amadduuka Gaggaddwa

Abakulira Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’Eddagala mu ggwanga ki National Drug Authority bakoze ekikwekweto ku madduuka g’eddagala agamanyiddwa nga Pharmacy nga gatunda eddagala mu bukyamu. Ekikwekweto kino kikoleddwa mu disitulikiti ye Kasese era Bbookisi z’eddagala eziwerako ziboyeddwa ssaako n’okuggala amadduuka gano


https://www.youtube.com/watch?v=DbdVC_866Ws

LEAVE A COMMENT