NAM ne Bizinesi Z’abantu, Abantu Bafiiriddwa Obutitimbe Bw’ensimb

Abantu abakolera mu bifo ebiriraanye Munyonyo awali olukung’aana lwa NAM bafuuyirira lugalo olukung’aana luno lukomekkerezebwe baddemu okufuna ku nsimbi kubanga emirimu gyabwe gyafa.Abakolera ku mwalo gwe Gaba batandise okuyooyota amakubo agatuuka ku mwalo guno oluvannyuma lw’abamu ku bakungu okugendayo nebagula ku byennyanja.


LEAVE A COMMENT