Nalukoola Asabye Banne Obutajeemera Kiragiro kya Bobi Wine , Ayagala Batambulire Wamu
- ByAdmin --
- Feb 13, 2025 --
Munnamateeka Erias Luyimbaazi Nalukoola eyaweereddwa kaadi y’ekibiina ki National Unity Platform agamba wakukola enteekateeka ezisisinkana banne bwebavuganyizza ku kkaadi y’ekibiina okulaba nga basalira wamu amagezi ku ngeri y’okuwangula akalulu ka Kawempe North. Nalukoola atubuulidde nti okusoomooza kwalina mu kiseera kino kwekugatta banne beyavuganyizza nabo n’abawagizi baabwe okulwana okuggyayo obuwagizi