
Nabbanja Atandise Okunoonya Akalulu, Yeetegekera Kamyufu ka NRM Akabindabinda
- ByAdmin --
- Jul 03, 2025 --
Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja olwaleero atandise okuwenja akalulu mu kamyufu k’ekibiina kya NRM okuddamu okukiikirira disitulikiti ye Kakumiro. Ssaabaminisita Nabbanja okuwenja akalulu akutandikidde ku kyalo Mweruka mu Ggombolola ye Nkooko gyazaalwa