
“Mwewale Bannabbi Ab’obulimba” - Omulabirizi Kagodo
- ByAdmin --
- Jun 23, 2025 --
Omulabirizi we Mukono Enos Kitto Kagodo akubirizza abakulisitaayo okwewala bannabbi ab’obulimba abagenderera okubaggya ku mulamwa n’okubatunza ebyabwe. Omulabirizi Kagodo bino abyogedde aggulawo ekkanisa empya ezimbiddwa ku kyalo Kagala mu busumba bwe Jinja Misindye mu busaabadinkoni bwe Sseeta