Muzeeyi Eldard Walakira Aziikiddwa, y’Abadde Taata wa Mukyala wa Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abazadde okuteekateeka, okugunjula n'okukuza abaana nga balina empisa n’obuntubulamu ate bamanye Obuwangwa n'Ennono zaabwe kibayambe ebiseera byabwe eby'omumaaso okubeera ebitangaavu. Kamalabyonna okwogera bino, abadde ku kyalo Kawoko mu ggombolola ye Butenga mu disitulikiti ye Bukomansimbi mu kuziika omugenzi Eldad Walakira Taata wa mukyala we Margaret Mayiga.


https://www.youtube.com/watch?v=vvFBE39sp14

LEAVE A COMMENT