Museveni Agugumbudde Bamuva Bulaaya, Abalagidde Bafe Kubibakwatako

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni agugumbudde abazungu olw’okutabikanga ensonga z’enkulaakulana mu bintu ebirala ssaako okukaka amawanga agakyakula okukkiririza mu mpisa zabwe Museveni agamba nti eky’abazungu okutabiikiriza ebyenkulaakulana mu bintu ebirala kifiiriza bbo era ye simweteefuteefu kutambulira ku ntoli zabwe Museveni okwogera bino abadde mu lukung’aana lw’ebyobusuubuzi olwa Uganda- European Union Business Forum e Munyonyo .


https://www.youtube.com/watch?v=8LS1DsD7Ma0

LEAVE A COMMENT