Munnayuganda Atutte Eggwanga lya DR Congo mu Kkooti ya East Africa, Esusizza Okutulugunya Abasibe
- ByAdmin --
- Nov 01, 2024 --
Munnamateeka mu Uganda awazewaze gavumenti y’Eggwanga lya Democratic Republic of Congo mu kkooti olw’okutta abasibe, okubakabasanya, n’okubatulungunya bwebaali batoloka mu kkomera lya Makala mu mwezi gw’ekkumi omwaka oguwedde. Steven Kalali yaatutte gavumenti ya DR. Congo olw’okumenya endagaano y’Omukago gw’Amawanga agali mu mukago gwa East African Community n’olwobutafaayo ku ddembe ly’Abasibe n’Okukozesa eryanyi erisusse. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI