Munnamagye wa UPDF Asibiddwa Emyaka 5, Bamulanga Kusangibwa N’olugave

Munnamaggye eyasingisiddwa omusango gw'okusangibwa n'Olugave kkooti emuwadde ekibonerezo kya kusasula engassi ya bukadde butaano oba okusibwa emyaka etaano mu nkomyo. Ono omusango gwamukka mu vvi oluvannyuma lw’okusangibwa n’amaliba g’Olugave wamu n’Olugave olulamu nga leero aleeteddwa mu kkooti n’agasimbagana n’omulamuzi Gladys Kamasanyu akulira kkooti ewozesa emisango gy’ebisolo.


https://www.youtube.com/watch?v=Uz0kHpA9FQo

LEAVE A COMMENT