Munna Uganda Akuziddwa mu Ggye lya America , Yeebazizza Katonda

Munnayuganda era nga munnamagye mu ggwanga lya America akuziddwa okutuuka ku ddaala lya Lt.Col. Frank Musisi asabye abavubuka okubeera abavumu era abamalirivu okulwanira Uganda ey’enkya beenyigire mu bukulembeze ku buli mutendera. Ono abadde ku mukolo gw'okwebaza Katonda olw’ekitiibwa mu ggye lya America kyatuuseko.


https://www.youtube.com/watch?v=t5eAgHL_fAg

LEAVE A COMMENT