Mulime Emmwanyi , Obwakabaka Bulagidde
- ByAdmin --
- Apr 02, 2024 --
Obwakabaka bukubirizza abantu ba Beene okwongera amaanyi mu kulima naddala ekirime ky’Emmwanyi basobole okweggya mu bwavu. Bino bibadde mu bubaka bwa ba minisita ba Buganda abenjawulo ababadde bakyaliddeko banna Mawokota era balambudde ennimiro z’Emmwanyi ezenjawulo mu kitundu kino