
MTN Ekoze Amagoba ga Buwumbi 493 Okuva mu Mpeereza Zaayo Ez'okusasulira
- ByAdmin --
- Mar 08, 2024 --
Kampuni y'ebyempuliziganya eya MTN Uganda erangiridde amagoba ga buwumbi 493 geesobodde okukola omwaka oguwedde 2023 okuva mu mpeereza zaayo zonna ez'okusasulira. Ssenkulu wa MTN Uganda Sylvia Mulinge bwabadde afulumya alipoota eraga bwebaakoze mu mwaka oguwedde ategeezezza nti obuwumbi 4 nobukadde bina buzudde mu nkola yakuddiza ku bantu