Minisitule y'Ebyentambula eri mu Kattu , Amabanja ga UNRA Gagiri mu Bulago

Newankubadde gavumenti yagatta ebitongole okukendeeza kunsaaanya yaayo, okuva ekitongole ki UNRA ne Uganda Road Fund lwebyagattibwa ku minisitule y’ebyentambula etubidde n’amabanja ga tuliriyooni 1 n’obuwumbi 300 nga naabakozi abaali 803 kati bali 20849. Bano babadde mu kakiiko ka Palamenti ak’embalilira nga baagala okubawa ssente ezisukka mu tuliyooni mu mbalilira y’omwaka gw’ebyansimbi ogujja basobole okubaako nekyebakola kuba batubidde n’emirimu. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI


https://www.youtube.com/watch?v=lIqR3Bqcbzw

LEAVE A COMMENT