Minisita W'ekikula Ky'abantu Atangaazizza ku Mikolo Gy'okukuza Olunaku Lw'abakyala

Minisita w’Ekikula ky’abantu, abakozi n’Enkulaakulana y’abantu, Betty Amongi agamba nti eggwanga nga lyeteekerateekera okukuza olunaku lw’abakyala, wakyaliwo ebisoomooza mu bakyala omuli engaba y'emirimu saako n’enkola y’emirimu nga kwotadde n’okutulugunyizibwa. Minisita Betty Among bino abyogedde bwabadde mu lukungaana lwa bannamawulire era emikolo emikulu gyakubeera mu disitulikiti ye Katakwi


https://www.youtube.com/watch?v=bh-FQFI-lUc

LEAVE A COMMENT