
Minisita Kyofatogabye Akalaatidde aba Boda Okuwa Omulimu Gwabwe Ekitiibwa
- ByAdmin --
- May 22, 2024 --
Minisita omubeezi owa Kampala Kabuye Kyofatogabye asabye abagoba ba boodabooda okuvuga n’obuvunaanyizibwa basobole okutuuka kubiruubirirwa byabwe Minisita Kyofatogabye okwogera bino abadde ku mukolo ogwategekeddwa kkampuni ya Honda mu ndeeba mwegabidde ppikippiki 110 ku kibanja mpola.