Minisita Agumizza Bannayuganda ku Byenfuna bye Ggwanga, Agamba Uganda Yeesobola
- ByAdmin --
- May 30, 2024 --
Minisita omubeezi ow’okuteekerateekera eggwanga Amos Lugoloobi asabye Bannayuganda obutaterebuka bakolere wamu bakulaakulanye eggwanga Ono agamba nti abagabi b’obuyambi okulekera awo okukwasizaako Uganda tekijja kulemesa ggwanga kugenda mu maaso Ono abadde atongoza enteekateeka ya National Development Plan 4 ku woofiisi ya Prime Minisita mu Kampala