Mawokota Eyanjudde Abazannyi b’Egenda Okuzannyisa Empaka z’Amasaza,
- ByAdmin --
- Jun 19, 2024 --
Maneja wa ttiimu y’essaza Mawokota, Denis Bugaya agumizza abawagizi nti bafunye abazannyi abalungi abagenda okuwangula ekikopo eky’omwaka guno. Bino abyogedde ku mukolo kwebayanjulidde abazannyi abagenda okuzannyira Mawokota mu mpaka z’amasaza ga Buganda