Lukwago ne Banne Basiibye Kawempe na Basabira Nalukoola Kalulu

Ebbugumu lyeyongedde mu kunoonya akalulu k’okujjuza ekifo ky’omubaka wa Kawempe North, ebibiina by’obufuzi ku ludda oluvugannya bwe byegasse ku akwatidde ekibiina kya National Unity Platform bbendera mu kalulu kano Erias Luyimbaazi Nalukoola. Bano bagamba nti basazeewo okugatta amaanyi gaabwe ng’ebibiina ebiri ku ludda oluvuganya okulaba nti bawagira Nalukoola basobole okuwangula ekifo kino n’obuwanguzi obw’awaggulu.


https://www.youtube.com/watch?v=7SXGx97hHrs

LEAVE A COMMENT