Liigi y’Eggwanga Ezannyiddwa, SC Villa Ekubye Mbarara City 4 – 2
- ByAdmin --
- Sep 17, 2024 --
Kiraabu ya SC Villa etandise bulungi liigi y’eggwanga ey’okuntikko eya Uganda Premier League bwekubye Mbarara City FC ggoolo 4 – 2 mu gumu ku mipiira egizannyiddwa olwaleero.