
Liigi y’Eggwanga ey'Abakyala Ezannyiddwa, Kampala Queens Ekubye Uganda Martyrs
- ByAdmin --
- Feb 03, 2025 --
Kirabu ya Kampala Queens Ladies ekubye Uganda Martyrs ggoolo 1 - 0 mu gumu ku mipiira egya liigi y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere ey'abakyala egizannyiddwa olwaleero. Kirabu endala 4 nazo bibadde mu nsike ku bisaawe eby'enjawulo.