
Kyagulanyi e Bundibugyo mu Kuziika
- ByAdmin --
- Jan 30, 2024 --
Pulezidenti w’ekibiina ki NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu asabye abantu b’Omukitundu kye Bundibugyo okwogeza eddoboozi erimu kwebyo ebibasomooza lwebanaasobola okutuuka ku buwanguzi. Kyagulanyi okwogera abadde yeetabye mu kuziika kwa taata wa Ssaabakunzi wa NUP mu bbendobendo lya Rwenzori Goefrey Bwambale.