Kyagulanyi Atabukidde ab’Ebyokwerinda , Agamba Beebali Emabega w’Okuwambibwa kwa Eddie Ssebuufu

Pulezidenti w’Ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu mwennyamivu olw’omukuumi we Eddie Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe okubuzibwawo abantu abagambibwa okuba ab’ebyokwerinda nga n’okutuusa olwaleero tamanyiddwako mayitire. Kyagulanyi agamba nti bamaze okubaga ekiwandiiko ekibanja okumuleeta oba mulamu oba mufu, kyokka avumiridde eky’abebyokwerinda okulumbanga ekitebe kyabwe. Bino abyogeredde ku Kitebe ky’ekibiina e Makerere Kavule.


https://www.youtube.com/watch?v=UtmTAo9jFdI

LEAVE A COMMENT