Kyagulanyi Asisinkanye Abakulembeze ba NUP, Abakalaatidde Okukolera Abantu
- ByAdmin --
- Sep 10, 2024 --
Omukulembeze wa National Unity Palatform Robert Kyagulanyi Ssentamu akuutidde abakulembeze b’ekibiina kino okukulemberera abantu baabwe n’Obwenkanya basobole okwagazisa abantu okwegatta ku kibiina kyabwe. Kyagulanyi bino abyogeredde mu makaage e Magere bw’abadde asisinkanye abakulembeze n’Abawagizi ba NUP abamukyalidde okumusaasira olw’obuvune bweyafuna gyebuvuddeko..