Kwaya ya St. Cecilia Ejaguzza Emyaka 100, Aba Kwaya Boogedde Byebatuuseeko mu Myaka Gino
- ByAdmin --
- Nov 25, 2024 --
Ssaabasumba Augustine Kasujja asabye abakkiriza okubeera ab’amazima n’okulwanirira obwenkanya bwabalala mu ggwanga. Ono bino abyogedde ayimba ekitambiro kya mmisa mu kujaguza emyaka 100 egya kwaya ya St. Cecilia Lubaga Cathedral Choir