Korea Yeyamye Okukwasizaako Bannayuganda Okusitula Embeera Zabwe

Amyuka omubaka w’eggwanga lya Korea asisinkanye abakulira ekibiina ekitaba bannayuganda ne bannansi ba Korea ki Uganda Korea Friendship Association n’ekigendererwa eky’okulaba engeri gyebayinza okuyambako okusitula embeera zabwe. Bano nga bakulembeddwamu abakulira Jackson Ndawula, bamwanjulidde byebaagala eggwanga lya Korea okubayambako okusitula embeera za bannansi mu kwekulaakulanya omuli okusitula ebitone n'ebyobulimi okusobola okugunjaawo emirimu mu bavubuka.


https://www.youtube.com/watch?v=_L7ibd5ZyC8

LEAVE A COMMENT